Imam Bukhari : 4391
حَدَّثَنِي مُحَمَّدُ بْنُ بَشَّارٍ حَدَّثَنَا غُنْدَرٌ حَدَّثَنَا شُعْبَةُ عَنْ الْمُغِيرَةِ بْنِ النُّعْمَانِ عَنْ سَعِيدِ بْنِ جُبَيْرٍ قَالَاخْتَلَفَ أَهْلُ الْكُوفَةِ فِي قَتْلِ الْمُؤْمِنِ فَرَحَلْتُ فِيهِ إِلَى ابْنِ عَبَّاسٍ فَقَالَ نَزَلَتْ فِي آخِرِ مَا نَزَلَ وَلَمْ يَنْسَخْهَا شَيْءٌ
Ang’ambye [Muhammad bin Basysyar] Atugambye [Ghundar] Atubuulidde [Syu’bah] okuva ku [Al Mughirah bin An Nu’man] okuva ku [Sa’id bin Jubair] yagamba; Abantu b’e Kufa baawukana ku nsonga y’okutta abakkiriza. Bwentyo nagenda ewa Ibn Abbas okubuuza ku nsonga eyo. Awo [Ibn Abbas] n’agamba nti; Olunyiriri olwo lwabikkulwa omulundi oguwedde, tewali yaluddamu - yalusangula - n’akatono.