Imam Darimi : 1966
أَخْبَرَنَا عَبْدُ اللَّهِ بْنُ سَعِيدٍ حَدَّثَنَا ابْنُ عُلَيَّةَ عَنْ أَيُّوبَ عَنْ الْقَاسِمِ التَّمِيمِيِّ عَنْ زَهْدَمٍ الْجَرْمِيِّ قَالَ كُنَّا عِنْدَ أَبِي مُوسَى فَقُدِّمَ طَعَامُهُ فَقُدِّمَ فِي طَعَامِهِ لَحْمُ دَجَاجٍ وَفِي الْقَوْمِ رَجُلٌ مِنْ بَنِي تَيْمِ اللَّهِ أَحْمَرُ فَلَمْ يَدْنُ فَقَالَ لَهُ أَبُو مُوسَى ادْنُ فَإِنِّي قَدْ رَأَيْتُ رَسُولَ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ يَأْكُلُ مِنْهُ
Atugambye [Abdullah bin Sa’id] atubuulidde [Ibn ‘Ulayyah] okuva ku [Ayyub] okuva ku [Al Qasim At Taimi] okuva ku [Zahdam Al Jarmi], yagamba; 'Olumu twali ewa Abu Musa, bwe yagabula ennyama y'enkoko ku kijjulo kye, so nga mu bantu mwalimu omusajja okuva e Bani Taimullah Ahmar, omusajja yali tayagala kusemberera. [Abu Musa] n’amugamba nti; ‘Semberera, kubanga ndabye Omubaka wa Allah (okusaasira kwa Allah n’emirembe bibeere ku ye) ng’alya ennyama y’enkoko eyo’.