Imam Malik : 1484
و حَدَّثَنِي عَنْ مَالِك عَنْ نَافِعٍ أَنَّ عَبْدَ اللَّهِ بْنَ عُمَرَاكْتَوَى مِنْ اللَّقْوَةِ وَرُقِيَ مِنْ الْعَقْرَبِ
Kyannyumizibwa okuva ewa Malik okuva ku [Nafi’] nti [Abdullah bin Umar] yajjanjabwa kay olw’obulumi mu maaso, era naye yajjanjabwa ne ruqyah olw’okulumwa enjaba.