Imam Malik : 1421
و حَدَّثَنِي عَنْ مَالِك عَنْ مُسْلِمِ بْنِ أَبِي مَرْيَمَ عَنْ أَبِي صَالِحٍ عَنْ أَبِي هُرَيْرَةَ أَنَّهُ قَالَنِسَاءٌ كَاسِيَاتٌ عَارِيَاتٌ مَائِلَاتٌ مُمِيلَاتٌ لَا يَدْخُلْنَ الْجَنَّةَ وَلَا يَجِدْنَ رِيحَهَا وَرِيحُهَا يُوجَدُ مِنْ مَسِيرَةِ خَمْسِ مِائَةِ عَامٍ
Kyannyumizibwa okuva ewa Malik okuva ku [Muslim bin Abu Maryam] okuva ku [Abu Salih] okuva ku [Abu Hurairah] nti yagamba nti: ‘Abakazi abambala naye nga bali bukunya, era nga batambula n’entambula esikiriza tebajja kuyingira Jjana wadde okuwunyiriza akawoowo kaayo, wadde ng’akawoowo kaayo kasobola okuwunyiriza okuva mu lugendo lw’emyaka ebikumi bitaano.