Imam Malik : 1268
حَدَّثَنِي مَالِك عَنْ نَافِعٍ عَنْ عَبْدِ اللَّهِ بْنِ عُمَرَ أَنَّ عُمَرَ بْنَ الْخَطَّابِ قَالَأَيُّمَا وَلِيدَةٍ وَلَدَتْ مِنْ سَيِّدِهَا فَإِنَّهُ لَا يَبِيعُهَا وَلَا يَهَبُهَا وَلَا يُوَرِّثُهَا وَهُوَ يَسْتَمْتِعُ بِهَا فَإِذَا مَاتَ فَهِيَ حُرَّةٌ
Malik okuva ku [Nafi’] yantegeeza okuva ku [Abdullah bin Umar] nti [Umar bin Khattab] yagamba; 'Omuddu yenna omukazi azaala omwana okuva mu mukama we, mukama we talina kumutunda, tamuwa era talina kumuyisa - eri omuntu omulala - ng'akyali mu kaboozi naye.' Mukama bw’afa, olwo n’afuuka wa ddembe’.