Imam Malik : 1070
و حَدَّثَنِي عَنْ مَالِك أَنَّهُ سَأَلَ ابْنَ شِهَابٍمَتَى يُضْرَبُ لَهُ الْأَجَلُ أَمِنْ يَوْمِ يَبْنِي بِهَا أَمْ مِنْ يَوْمِ تُرَافِعُهُ إِلَى السُّلْطَانِ فَقَالَ بَلْ مِنْ يَوْمِ تُرَافِعُهُ إِلَى السُّلْطَانِقَالَ مَالِك فَأَمَّا الَّذِي قَدْ مَسَّ امْرَأَتَهُ ثُمَّ اعْتَرَضَ عَنْهَا فَإِنِّي لَمْ أَسْمَعْ أَنَّهُ يُضْرَبُ لَهُ أَجَلٌ وَلَا يُفَرَّقُ بَيْنَهُمَا
Malik yangamba nti yabuuza [Ibn Shihab] nti, ‘Okuva ddi ekiseera ky’ekisa ky’omwami we kibalirirwa, okuva ku lunaku lw’asooka okubeera naye mu nnyumba emu? Oba okuva ku lunaku lw’ayanjulwa eri omufuzi?’. Ibn Shihab yaddamu nti; ‘Okuva bwe yayanjulwa eri omufuzi.’ Malik yagambye nti; 'Ate omwami eyasobola okwegatta ne mukyala we naye n'alyoka alemesebwa - nga tasobola - olwo mu mbeera eno siwulirangako ndowooza egamba nti omusajja aweebwa ekiseera eky'ekisa, oba yayawukana ne mukyala we.'