Revert to Islam, click here
ISLAM AL-HAQ: QURAN & HADITH
(The True Islam)



Imam Bukhari : 3276

بَاب حَدَّثَنِي إِسْحَاقُ بْنُ إِبْرَاهِيمَ أَخْبَرَنَا الْفَضْلُ بْنُ مُوسَى عَنْ الْجُعَيْدِ بْنِ عَبْدِ الرَّحْمَنِ رَأَيْتُ السَّائِبَ بْنَ يَزِيدَ ابْنَ أَرْبَعٍ وَتِسْعِينَ جَلْدًا مُعْتَدِلًا فَقَالَقَدْ عَلِمْتُ مَا مُتِّعْتُ بِهِ سَمْعِي وَبَصَرِي إِلَّا بِدُعَاءِ رَسُولِ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ إِنَّ خَالَتِي ذَهَبَتْ بِي إِلَيْهِ فَقَالَتْ يَا رَسُولَ اللَّهِ إِنَّ ابْنَ أُخْتِي شَاكٍ فَادْعُ اللَّهَ لَهُ قَالَ فَدَعَا لِي

Essuula. Ategeezezza nti [Ishaq bin Ibrahim] atubuulidde [Al Fadlal bin Musa] okuva ku [Al ja’di bin ‘Abdur Rahman]; ‘Nnalaba [as-Sa’ib bin Yazid] ku myaka kyenda mu ena nga akyali wa maanyi era nga mugumu era n’agamba nti; ‘Nkimanyi nti tewali mukisa gwonna gwe mpulira mu kuwulira kwange n’okulaba kwange okuggyako olw’okusaala kwa Nabbi sallallaahu ‘alaihi wasallam. Emabegako nze ne ssenga wange twamusisinkana era ssenga n’agamba nti; 'Ayi Omubaka wa Allah, mazima omwana wa mwannyinaze alina ky'anneemulugunya gyendi kale nsaba omusabire Allah'. nga-Sa’ib bwe yagamba; 'Kale ye sallallaahu 'alaihi wasallam yansabira ebirungi'.