Imam Nasa'i : 5580
أَخْبَرَنَا سُوَيْدٌ قَالَ أَنْبَأَنَا عَبْدُ اللَّهِ عَنْ الْحَسَنِ بْنِ يَحْيَى عَنْ الضَّحَّاكِ قَالَمَنْ مَاتَ مُدْمِنًا لِلْخَمْرِ نُضِحَ فِي وَجْهِهِ بِالْحَمِيمِ حِينَ يُفَارِقُ الدُّنْيَا
Bwe yamala okututegeeza [Suwaid] n’agamba nti; atutegeezezza [Abdullah] okuva ku [Al Hasan bin Yahya] okuva ku [Adl Dlahhak] yagamba nti, ‘Oyo yenna alina omuze gw’okunywa omwenge, amazzi agookya gajja kumansira mu maaso ge ng’afudde’.