Imam Ahmad : 11651
حَدَّثَنَا سُفْيَانُ عَنْ ابْنِ جُدْعَانَ قَالَ قَالَ ثَابِتٌ لِأَنَسٍ يَا أَنَسُ مَسِسْتَ يَدَ رَسُولِ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ بِيَدِكَ قَالَ نَعَمْ قَالَ أَرِنِي أُقَبِّلُهَا
Bwe yamala okutugamba [Sufyan] okuva ku [Ibn Jud’an] yagamba nti; Tabiti yabuuza [Anas] nti; ‘Owange Anas, wali okwatako ku mukono gwa Nabbi sallallaahu ‘alaihi wasallam n’omukono gwo?’. n’addamu nti; 'Yee'. Bwatyo n’agamba nti; 'Mpa omukono gwo nsobole okugunywegera'.