Imam Ahmad : 11224
وَبِهَذَا الْإِسْنَادِ أَنَّ رَسُولَ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ قَالَ إِذَا رَأَيْتُمْ الرَّجُلَ يَعْتَادُ الْمَسْجِدَ فَاشْهَدُوا عَلَيْهِ بِالْإِيمَانِ قَالَ اللَّهُ عَزَّ وَجَلَّ { إِنَّمَا يَعْمُرُ مَسَاجِدَ اللَّهِ مَنْ آمَنَ بِاللَّهِ وَالْيَوْمِ الْآخِرِ }
Nga bakyayita mu kkubo lye limu ery’okubunyisa nga hadith eyasooka okuva ewa [Abu Sa’id]; ne sanad eno nayo, nti Omubaka wa Allah sallallaahu ‘alaihi wasallam yagamba: ‘Bw’olaba omusajja bulijjo agenda mu muzikiti, olwo mujulire nti mukkiriza, kubanga Allah ‘azza wajalla yagamba nti: ‘Mazima abo abagaggawaza omuzikiti bebo bokka abakkiriza Allah n’olunaku olw’enkomerero’.