Api dunia hanya 1 dari 70 bagian api Neraka Jahannam
Imam Ahmad : 7778
وَقَالَ رَسُولُ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ نَارُكُمْ هَذِهِ مَا يُوقِدُ بَنُو آدَمَ جُزْءٌ وَاحِدٌ مِنْ سَبْعِينَ جُزْءًا مِنْ حَرِّ جَهَنَّمَ قَالُوا وَاللَّهِ إِنْ كَانَتْ لَكَافِيَةً يَا رَسُولَ اللَّهِ قَالَ فَإِنَّهَا فُضِّلَتْ عَلَيْهَا بِتِسْعٍ وَسِتِّينَ جُزْءًا كُلُّهُنَّ مِثْلُ حَرِّهَا
Nga bakyayita mu kkubo lye limu ery’okubunyisa nga hadith eyasooka; okuva ku [Abu Hurairah]; Era Omubaka wa Allah sallallaahu ‘alaihi wasallam yagamba nti: ‘Mazima omuliro guno ogwammwe ogutera okukoleezebwa bazzukulu ba Adam, kitundu kimu ku bitundu nsanvu eby’ebbugumu ly’omuliro gwa Jahannam,’ ba Swahaaba bwe bagamba; ‘Ayi Omubaka wa Allah, bwe kiba bwe kityo, ddala kimala!’. Yagamba nti: ‘Mazima omuliro gwa geyena gusinga omuliro gw’abaana ba Adamu ebitundu nkaaga mu mwenda, buli kitundu kyagwo kiringa ebbugumu lyo’.