Imam Ahmad : 3731
قَالَ فَقَالَ رَجُلٌ يَا رَسُولَ اللَّهِ الْقِرَدَةُ وَالْخَنَازِيرُ هِيَ مِمَّا مُسِخَ فَقَالَ النَّبِيُّ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ لَمْ يَمْسَخْ اللَّهُ قَوْمًا أَوْ يُهْلِكْ قَوْمًا فَيَجْعَلَ لَهُمْ نَسْلًا وَلَا عَاقِبَةً وَإِنَّ الْقِرَدَةَ وَالْخَنَازِيرَ قَدْ كَانَتْ قَبْلَ ذَلِكَ
Nga tukyayita mu kkubo lye limu ery’okubunyisa nga hadith eyasooka, okuva ku [Ibn Mas’ud]; Yagambye nti; Omusajja omu n’agamba nti; Ayi Omubaka wa Allah, enkima n’embizzi olw’enkyukakyuka. Awo Nabbi sallallaahu ‘alaihi wasallam n’agamba nti: ‘Mazima Allah takyusa bantu wadde okubasaanyaawo n’oluvannyuma n’akyusa abaana n’abazzukulu ne wadde emirembe gyabwe. Mazima ddala enkima n’embizzi bibaddewo okuva edda’.