Imam Ahmad : 1829
حَدَّثَنَا سُفْيَانُ عَنْ عَمْرٍو عَنْ عَوْسَجَةَ عَنِ ابْنِ عَبَّاسٍ رَجُلٌ مَاتَ عَلَى عَهْدِ رَسُولِ اللَّهِ صَلَّى اللَّهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ وَلَمْ يَتْرُكْ وَارِثًا إِلَّا عَبْدًا هُوَ أَعْتَقَهُ فَأَعْطَاهُ مِيرَاثَهُ
Atubuulidde [Sufyan] okuva ku ['Amru] okuva ku ['Ausajah] okuva ku [Ibn Abbas]; omusajja yafa ku mulembe gwa Nabbi sallallaahu ‘alaihi wasallam, era teyaleka musika yenna okujjako omuddu gwe yali asumuludde. Bwatyo n’awaayo obusika bwe eri omuddu.