Revert to Islam, click here
ISLAM AL-HAQ: QURAN & HADITH
(The True Islam)



Imam Abu Dawud : 1967

حَدَّثَنَا أَحْمَدُ بْنُ إِبْرَاهِيمَ عَنْ حَجَّاجٍ عَنْ ابْنِ جُرَيْجٍ قَالَ وَأَخْبَرَنِي أَبُو الزُّبَيْرِ أَنَّهُ سَمِعَ جَابِرَ بْنَ عَبْدِ اللَّهِ يَقُولُجَاءَتْ مِسْكِينَةٌ لِبَعْضِ الْأَنْصَارِ فَقَالَتْ إِنَّ سَيِّدِي يُكْرِهُنِي عَلَى الْبِغَاءِ فَنَزَلَ فِي ذَلِكَ{ وَلَا تُكْرِهُوا فَتَيَاتِكُمْ عَلَى الْبِغَاءِ }

Atubuulidde [Ahmad bin Ibrahim] okuva ku [Hajjaj] okuva ku [Ibn Juraij], yagamba; era yali antegeezezza [Abu Az Zubairi] nti yali awulidde [Jabir bin Abdullah] ng’agamba nti; omukazi omwavu ow’abamu ku ba ansar yajja n’agamba nti; mu butuufu mukama wange ankaka obwamalaaya. Awo olunyiriri ne lukka ku nsonga eno: ‘Era temukaka baddu bammwe abakazi kufuuka bamalaaya!’.