Imam Abu Dawud : 1470
حَدَّثَنَا أَحْمَدُ بْنُ الْفُرَاتِ يَعْنِي أَبَا مَسْعُودٍ الرَّازِيَّ وَمُحَمَّدُ بْنُ عَبْدِ اللَّهِ الْمَخْرَمِيُّ وَهَذَا لَفْظُهُ قَالَا حَدَّثَنَا شَبَابَةُ عَنْ وَرْقَاءَ عَنْ عَمْرِو بْنِ دِينَارٍ عَنْ عِكْرِمَةَ عَنْ ابْنِ عَبَّاسٍ قَالَكَانُوا يَحُجُّونَ وَلَا يَتَزَوَّدُونَ قَالَ أَبُو مَسْعُودٍ كَانَ أَهْلُ الْيَمَنِ أَوْ نَاسٌ مِنْ أَهْلِ الْيَمَنِ يَحُجُّونَ وَلَا يَتَزَوَّدُونَ وَيَقُولُونَ نَحْنُ الْمُتَوَكِّلُونَ فَأَنْزَلَ اللَّهُ سُبْحَانَهُ{ وَتَزَوَّدُوا فَإِنَّ خَيْرَ الزَّادِ التَّقْوَى }الْآيَةَ
Kitubuuliddwa [Ahmad bin Al Furat, kwe kugamba Abu Mas’ud Ar Razi], awamu ne [Muhammad bin Abdullah Al Makhrami], era bino bye bigambo, baagamba nti; anyumizza naffe [Shababah] okuva ku [Warqa`] okuva ku [‘Amr bin Dinar] okuva ku [‘Ikrimah] okuva ku [Ibn Abbas], yagamba; Emabegako baagendanga kukola Hijja, naye nga tebaleeta mmere. Abu Mas’ud yagambye nti; Edda abantu b’e Yemen oba abantu okuva mu bantu b’e Yemen baagendanga ku Hijja kyokka nga tebaleeta mmere ne bagamba nti; Ffe tuli bantu abeesiga Allah. Olwo Allah n’abikkula aya eno nti: ‘Era ggyayo eby’okulya okuva eri Allah, era eby’okulya ebisinga obulungi kwe kutya Katonda’.